Salongo Muwanga omusawo.

  • Home
  • Salongo Muwanga omusawo.

Salongo Muwanga omusawo. IAM HERE TO SOLVE ALL HUMAN PROBLEMS

=======KITENGEJA========          Sengula mujawo, omupangisa, omusiguze, omuubi, akuwalana, akuvuganya mu business. n'en...
14/09/2023

=======KITENGEJA========
Sengula mujawo, omupangisa, omusiguze, omuubi, akuwalana, akuvuganya mu business. n'ensonga endala nyinji ezikwata ku ku Sengula nga weyambisa KITENGEJA.
1-Gwe ayagala okusengula mujawo funa kitengeja gatamu nambula butulilo, nga omaze okubyanika nebikala bulungi. Biteke mukyoto oba sigiliye nga bwolamiliza nti nambula butulilo nga bwatalina watula nabelawo nawe Gwe (Amanya gamujawo oba omusiguze) zunga nensi.

2-Sengula akuvuganya mu business nga omansa ensano (powder) ya kitengeja n'emilandila. jakava magombe mumulyango gwa business ye nga olamiliza nti njagala business yo egende emagombe obutadamu kulabika.

3-Omupangisa funa etaaka lyekigele kye (walinye; oba wansi we ngatoye) gatamu kitengeja (powder ensano) yanika kitengeja a kale bulungi musekule ojemu powder.
mansa mumulyango gwe nga olamiliza nti njagala otambule oyise wano wobade obeela weyongeleyo ne nsi.
Nawe atawanyizibwa ebizibu ebyenjawulo gamba nga kyotunda tebagula, obaana tebakuwulila oba byebasoma tebabikwata. nensonga endala kubila salongo Muwanga 0754165077 oba wastup 0775826182.
Muzukulu wange alina kyomanyi ku dagala elyo coment tweyongele okusoma.

==========OMWETANGO==========           Mwebale kusoma n'okukozesa edagala lyekinansi oba eryobutonde.Olwarelo tugenda k...
14/09/2023

==========OMWETANGO==========
Mwebale kusoma n'okukozesa edagala lyekinansi oba eryobutonde.
Olwarelo tugenda kusoma ku dagala lye bayita OMWETANGO.
1: Ebisilani.
2: Amaabwa gomubulago.
3: Okwetangila abalogo.
4: Okwetangila abaantu abaabi mu business
5: Okunyweza omwagalwawo.
6: Okujanjaba amabwa oba ebiwundu. Nebzibu ebilala bingi.
Gwe mwana wange atawanyizibwa ebisilani funa ebikola byo mwetango tabulamu akerula bikunyile mu maazi agakumala okuanaba binabile mukifo mwotanabila bulijo okumala enaku 4 (nya) kumakya n'olwegulo nga enjuba tenabakuvayo.kulunaku olusembayo olwokuna kwata edagala lyonabyemu lyona olitwale olisule mukiswa ekifulufu wabula totunula mabega nga okomawo ewaka.
Nga olamiliza nti njagala ebisilani n'ebizibu ebimbadeko byona bifuluke nga ekiswa kino bwekyafuluka.
Nawe atawanyizibwa ebizibu ebyenjawulo.
Abaabi.
Obufumbo.
Boy oba girl friend.
Amalogo.
Emilimu.
Okuganja.
Okukyusa enzaro.
Omusaja yakulekawo.oba olina ekizibu ekilala kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 oba watsup 0775826182.
Nawe alina kyomanyi ku mwetango coment tusobole okuyigila awamu.

=======OMUBISI GWENJUKI======         Kano kabaana abobuwala na bakyala abagala okwefako.        Omwamiwo oba boyfreind ...
14/09/2023

=======OMUBISI GWENJUKI======
Kano kabaana abobuwala na bakyala abagala okwefako.

Omwamiwo oba boyfreind atagala(ayenda) wekwate omubisi gwenjuki.
Okuwomesa mubulili.
Okwenyweza mubufumbo.
Omusaja takuwa.
Omwami takuwakitibwa kimala nga omukyala.
Oyagala kukwanjula.
Akwagalako takomawo.
Akusubiza tatukiliza.
Omwami yakulekawo oba yakusulila abaana.

Gwe ayagala okuwomeseza omwamiwo mukisenge (mubulili) kwata ensano yakafuga nkande otabulemu ensano y'oluwomela mbuzi.funa akacupa tabule edaga eryo lyona wamu n'omubisi gwenjuki buli lwoba ogenda mukikolwa kyomukwano naye wesigeko katono mu bitundubyo ebyekyama.

Gwe ayagala okunwyeza amaaka oba boyfreindwo. Funa ensano y'oluwomela
mbuzi gatamu ensano yamutuza tabula mubizigo ogatemu omubisi gwenjuki. Wesige mumaso buli lwogenda okusisinkana omwagalwawo nga olamiliza nti njagala nkuwomele nga embuzi bwewomelwa oluwomela mbuzi.

Nawe alina kyoyala okumanya ku nkozesa ye dagala lyobutonde kubila salongo Muwanga ku 0754165077 oba watsp 0775826182.
Namwe abali eyo nga mulina kyemunyi ku mubisi gwenjuki coment tusobole okuyigila wamu.

=======KASENYANKU========       Kunganya buli kyakubulako kyona nga okozesa edagala eliyitibwa kasenyanku.         Kasen...
13/09/2023

=======KASENYANKU========
Kunganya buli kyakubulako kyona nga okozesa edagala eliyitibwa kasenyanku.

Kasenyanku kawuka akakunganya emiiti n'ebikola ebyenjawulo ebikola edagala eliyamba omuntu okusembeza ebintu byoyagala mubulamubwo nga weyambisa kasenyanku.

1-mukamawo takuwuliliza.
2-Omwami oba mukyalawo n'abaanabo tebakuwuliza.
3-Business yo tevamu kyoyagala.
4-Okumanya (olumanyo)
5-Okukomwawo abakubulako(abakukyawa).
Weyambise kasenyanku nekunsonga endala nga zetagisa okukunganya byoyagala.

Business funa kasenyanku omuteke mu nsawoyo (wallet) nga olamiliza nga kasenyanku bwakunganya byayagala nange njagala ebilungi binkunganileko.

Nawe atawenyizibwa endwade, amajin, amalogo, amabanja,emilimu n'ebizibu ebilaala kubila salongo Muwanga ku 0754165077 oba watsp 0775826182.
Nawe alina kyomanyi ku dagala elyo coment tosobole okuyigila awamu fena.

======OLUSITI======       Muliyo mutya bawala bange ne batabani bange.  Olwokusaba kwabazukulu abangi nga mwagala okudam...
13/09/2023

======OLUSITI======
Muliyo mutya bawala bange ne batabani bange. Olwokusaba kwabazukulu abangi nga mwagala okudamu okuyiga ku dagala eliyitibwa olusiti. Tugenda kweyongela okuyiga emigaso emilala egili mu dagala lino (OLUSITI).

1-Okuwomeseza omwami mukisenge kubakyala.

2-Okulabikila omwagalwawo obulungi nga endabika yo lusiti (kumukyala oba omwami).

3-Okwagalibwa (okuganja) mu benganda, kumulimu, mumikwano n'e mubantu abenjawulo.(favour).

4-Okutunda (business) nga buli muntu ayagala kugula kugwe.

5-SSezalawo oba Nazalawo takwagala, oba abaana bo mwayawukana tebakuwulila weyambise olusiti. Nga okola bino wamanga.

Gwe nga abaana wakoma kukubazala na kuyonsa naye nga akula ategela musajawe omulenzi nga ategela mukaziwe,
Fuuna olusiti nga lukalu bulungi lusekule ofunemu ensano gatamu ensano yo luyito obitabule bulumgi,
Nyokeza edagala elyo kumakya n'olwegulo nga olamiliza nti njagala baana bange (amanya) mbalabikile nga masamasa nga olusiti ela mbayita n'oluyito mude jendi okumala enaku nya (4) buli eyakukyawa aja kudda yeka.
Buli ayagala okumanya enkozesa yo lusiti kunsonga ezenjawulo nezesinyonyodeko olw'akaade gamba nga.

Omwamiwo takuwa kitibwa.
Akwagalako yagenda.
Bwakusubiza tatukiliza.
Omikyala oba omwami abaliga(obwenzi).
Mikwanojo gikutwako abagalwabo, tokabila eyo kubila musawo era Omusomsa we dagala lye kinansi mu kitongole kya. =====UGANDA NE DAGALA LYAYO=====. Ku 0754165077 oba watsup 0775826182.

Nawe alina kyomanyi ku lusiti ne nkozesa yalwo coment tusobole okuyamba banafe.

======OBUTIKO OBUBAALA======    Olwalero katusome kumigaso emingi egisangibwa mu butiko obubaala.    1-Okuganja.    2-ok...
13/09/2023

======OBUTIKO OBUBAALA======
Olwalero katusome kumigaso emingi egisangibwa mu butiko obubaala.
1-Okuganja.
2-okujanjaba mulangila(measles)
3-Okuyita ba kasitoma (business)
4-Okukomyawo emikwano.
5-Okuteleza omukisa.
6- Okubaza emere munimilo. Nemigaso milala mingi.
Gwe nga byokola tebitelela oba nga omwanawo byasoma tabikwata funa outiko obubaala nga bukalu bulungi gatamu akavawala (ensano,powder)nabako kumakya nga enjuba tenaba kuvayo n'olwegulo nga enjuba egude okumala enaku nya ojakulaba enjawulo.
Muzukulu wange atawanyiziba ebizibu biino.
Abaabi
Obutawebwa
Omwamiwo takuwa.
Emilimu.
Abakyala abatagenda wa nakakande.
Abaami abatamalako oba wenyoma mu size.
Sente zikuyita mungalo oba kyokola kifa.
Amajin oba mayembe.n'ebizibu ebilaala kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077.oba watsup 0775826182.
Kale nawe alina kyomanyi kubuti obubaala coment twongere okumanya feena.

========ENTALUMBWA=========    Twasoma engeli josobola okufulula amaalogo, ebisilani,ebikwa,olutwe n'ebizibu ebilaala bi...
13/09/2023

========ENTALUMBWA=========
Twasoma engeli josobola okufulula amaalogo, ebisilani,ebikwa,olutwe n'ebizibu ebilaala binji nga weyambisa ekiswa ekifulufu.
Kumulundi guno tugenda kuyiga engeli joyinza okweyambisa entalubwa okwetasa ebizibu nga bino wamanga
1-Tokiliza okulumbibwa ku musaja oba mukyalawo nga entalumbwa weeli.
2-Abaabi.
3- Enkayana ezetaka oba ekibanja.
4- Okulwanyisa abemitima egitagaliza mubyenfunayo (bussines)
5- Okuganga ezade lyo n'mikisa ja baana ab'obuwala n'abobulenzi.
Gw'eyalemela kuluja nga obufumbo bwagana akusubiza takuwa akoma mukwogela.
Njagala ogobelele enkozesa yekitonde mungu kyeyatuwa ekiyitibwa entalumbwa.

ENTALUMBWA buwuka butono mu size bulinga obufune oba munyela naye nga buzimba wagulu kumuti ekiyumba nga kyolaba mukifananyi ekyo.
Gwe nga omwamiwo tayisa sikati oba nga mukyalawo atagala funa ekiyumba kye entalumbwa okyokye ofunemu evvu (powder) kwata etaaka elivude wansi we kigele kye oba wansi we ngatoye gatamu ensano yo mukabila (omulilila).
Kwata edagala elyo lyona litabule mukazigo ok'omuzigo si aka cream kayise nga mungalo nemukyenyi nga ogenda okumusisinkana, nga bwolamiliza nti teli alinumba kumwagalwa wange(amanyage) nga entalumbwa bwetelumbibwa munaaku saatu aja kukya.
Naawe ayagala okuganga omulimu oba business yo kwata ekiyumba kye ntalumbwa n'emilandila j'akava waala gatamu emilandi ja muko wewumbeko obisibe wamu obiteke wokolela nga bwolamiliza nti sijakulumbibwa nga entalumbwa nti ela abokumpi ne wala mbayise mu business yange.
Nawe joli nga otawanyizibwa endwade ezenjawulo nebizi, kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 oba watsup 0775826182.
Kale buli alina kyamanyi ku ntalumbwa coment tusobole okweyongela okumanya n'okuyiga.

========KISWA EKIFURUFU ======    Omusomo gwetwasembezayo twayize enkozesa y'olusiti.     Kumulundi guno tugenda kusoma ...
13/09/2023

========KISWA EKIFURUFU ======
Omusomo gwetwasembezayo twayize enkozesa y'olusiti.
Kumulundi guno tugenda kusoma kungeli joyinza okufulula ebintu biino wamanga nga weyambisa ekiswa ekifulufu.

1-Amalogo.
2-Ebisilani
3-Olutwe.
4-Ekikwa.
5-Omuteego.
6-Ebiiloto ebiibi (night maire) n'ebizibu ebilala binji weyambise ekiswa ekifulufu ne dagala lino wamanga.

Ebisilani: funa akambula okanike kakale bulungi kasekule ofune ensano(powder), gatamu ensano yobutiko obubaala.
Kwata edagala elyo lyona oliteke mu maazi agakumala okunaaba nabila mukifo wotonabila bulijo, nga olamiliza nti njagala neyelule nga obutiko obubaala ela nande nga akambula bwe kambulula buli kimu (omwami oba mukyala wange mwambuludeko ebimusumbuwa byona) kwata amaazi amatono kugonabyemu ogatwale mukiswa ekifulufu totunula emabega nga okomawo ewakawo.

Nawe alina ebizibu ebyenjawulo kubila salongo Muwanga ku 0754165088 oba watsup 0775826182.nawe alina kyomanyi ku kiswa ekifulufu coment tosomele wamu.

=========ENSUWA=========    Mukitundu eyasooka twasoma ku ngeli ba jjaja fe jebakumangamu  obugaaga babwe , Amaaka gabwe...
13/09/2023

=========ENSUWA=========
Mukitundu eyasooka twasoma ku ngeli ba jjaja fe jebakumangamu obugaaga babwe , Amaaka gabwe, abaagalwa babwe nga beyambisa emere enaansi.
Kumulundi guno twagala tuyige omuntu bwayinza okukuma, n'okunyweza dala omwagalwa we nga yeyambisa ENSUWA.
Emigaso je ENSUWA mingi.tuja gamba nga ku bakyala tugikolemu edagala eliyamba mukusanyusa muno mu bulili(mukisenge).

Gwe omukyala ali eyo nga ebugumu toono oba nga wandyagade okulyongelako funa olunyata(evu nga libuguma, ofune akasuwa akatono otekemu olunyata olwo ogatemu omuganza nga olamiliza nti olunyata lubela lubuguma nange njagala mbele nga mbuguma nga olunyata n'omweganza guganzibwa buli omu gwe sebo(amanyage)tokowanga okungaza.
2-okunyweza Amaaka.funaa kafuga nkande n'ebyoya byakunguvu ebyemabega).nyokeza edagala elyo lyona munsuwa,nga olamiliza nti akafuga nkande kamamila enkande zona nange gwe gundi(amanya) nkwefuze.

Gwe ali eyo nga byokola tebitambula, sente zikuyita mungalo nebwofuna omulimu ela gwe tewali kyeweyongelako nga wafuka mpelekeze yabafuna,abaabi, okuteleza omukisa kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 aba watsup 0775826182.

Nawe alina kyomanyi migaso jesogedeko coment tuyigile wamu.

=========EKILYO========         Nkyaliyo salongo Muwanga omusomesa era omujanjabi wamwe.     Twasembayo kumulundi guuli ...
13/09/2023

=========EKILYO========
Nkyaliyo salongo Muwanga omusomesa era omujanjabi wamwe.

Twasembayo kumulundi guuli nga tuyize okulwanyisa n'okwekwekela dala abalabe abayiganya baanabwe nga wekweka mu mpompogoma.

kumulundi guno tugenda kusoma engeri bajjajafe jebeyambisanga ekilyo okwejanjaba obulwade obw'omutwe.

Omutwe guluma mungeli ezenjawullo gamba nga omuteezi gulumila mukyenyi, waliw'ogulumila mukaawompo, waliyo'gulumila munkoto ( emabeega munkoto) , ssak'omutwe omusanusi oguluma gwona.
1-omuteezi : emilundi egisinga guletela okwelumika ( okuvamu omusaayi munyindo ) gusobola n'okuleeta ekyifu ku maaso bwolwaw'okugujanjaba.
Guletebwa embela ezenjawullo gamba nga amalogo ,okulumya enjala oba enyonta, lubaale(empewo zekiika) saako ensonga endala nyingi.
Omutwe omuteezi gulumila mukyenyi yenga ebikola byekilyo tabulamu akeyeyo naaba mumutwe bulilunaku emilundi esatu 3 nga olamiliza nti amalogo njagala ganveko.
2-omutwe ogumyansa yenga bikoola byekilyo tabulamu kawunyila onaabenga mumutwe buli lwegumyansa mukasela katono guja kutelela.

Gwe ali eyo nga byokola tebitambula, sente zikuyita mungalo,bwobanga olina kyotunda naye nga a baguzi babula n ensonga endala nyingi kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 oba what'sup 0775826182.
Naawe alina kyomanyi ku kilyo coment tuyigile wamu.

=======EMPOMPOGOMA========   Mbalamusiza a bazukulu abobuwala n'a bobulenzi nze salongo mivule omusomesa era omujanjabi....
13/09/2023

=======EMPOMPOGOMA========
Mbalamusiza a bazukulu abobuwala n'a bobulenzi nze salongo mivule omusomesa era omujanjabi.
Twasembayo kumulundi guuli nga tuyize okulwanyisa n'okugobela dala obwenzi(obutambuze mumaka.)
Mutabani aba muwala wange nga olina a bakusilanya, emisango, ebyakubibwako, nawe ayagala okubula ku bakuyiganya weyambise EMPOMPOGOMA eno.
Byoba nga waliwo a bakuyiganya funa omuudo gwe bayita bbuza gatamu emilandila jakavawala ( akavamagombe) ofune ebyayi biibili ebyagonja nga bigazi bulunji sibilamu edagala elyo lyona nga byo lamiliza nti bbuza a bbuza nange njagala mbule kumwe abanjiganya.
Kale nawe ali eyo nga olina kyomanyi ku Mpologoma coment tuyigile wamu.
Nawe ayagala okunyweza ensonga zino wamanga .Amaaka, omwagalwawo, emilimu, okukwata abaabi, okuteleza omukisa kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 oba watsup 0775726182.

========EKOVU ESIISIILA========    muliyo mutya ba waala bange n'abobulenzi Mukitundu ekiwede twasoma ku migaso ejenjawu...
13/09/2023

========EKOVU ESIISIILA========
muliyo mutya ba waala bange n'abobulenzi Mukitundu ekiwede twasoma ku migaso ejenjawulo ejisangibwa mu mu butiko obubaala, olwalelo tugenda kusoma engeri ekovu esiisila jetulyeyambisa okulwanyisa n'okugobela dala obwenzi(obutambuze mumaka.)

Mutabani aba muwala wange nga omubeezi wo ayuugayuga ela nga akusumbuwa musibe ala omukkakanye nga weyambisa EKOVU lino.

mwana wange bwosanga ekovu mumbela yo(nga gasibaganye) nonyanga mangu akagoye akelu ogabikeko noluvanyuma linda okutuka nga gegatulude, gajeko akatambalako okazinge bulunji ok atelere mukifo ekyekusifu.
Nonya entonyeze oba amaazi gentonyeze ogatabulemu olukeke olwensano(powder).

Bwoba nga omwagalwawo oyagala kumulekamu kasala kubo kwata akatambala kafe kali kanyike mu maazi gali a gentonyeze okakamulimu ojanga kutolangako amatondo munaana nga bwotabula mu kintukyona kyagenda okulya oba okunywa gamba nga juice, supu naye nga siwabyenyanja oba ekyokunywa ekilala kyona., Tonyezangamu nga bwomuwa nga olamiliza nti amagwa g'olukeke tegafumita milundi ebiili nawe gundi (amanya) tolabanga omulundi owokubili.

Nawe ayagala okunyweza ensonga zino wamanga. Amaaka, omwagalwawo, emilimu ,okukwata abaabi, okuteleza omukisa kubila musawo salongo Muwanga ku 0754165077 oba what'sup.0775826182.
nawe alina kyomanyi ku kovu elyo coment tuyigile wamu.

Address


Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Salongo Muwanga omusawo. posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

  • Want your practice to be the top-listed Clinic?

Share

Share on Facebook Share on Twitter Share on LinkedIn
Share on Pinterest Share on Reddit Share via Email
Share on WhatsApp Share on Instagram Share on Telegram